Acts 9:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama n'amugamba nti: “Situka, olage ku luguudo oluyitibwa Olugolokofu, obuuze mu nnyumba ya Yuda omusajja ayitibwa Sawulo ow'e Taruso; kati ali mu kwegayirira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama n’amugamba nti, “Genda ku luguudo oluyitibwa Olutereevu, onoonye ennyumba y’omuntu omu erinnya lye Yuda, omubuuze Sawulo ow’e Taluso. Ali eyo kaakano ng’asaba, kubanga
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama waffe n'amugamba nti, “ Golokoka ogende mu kkubo eriyitibwa Eggolokofu, obuulize mu nnyumba ya Yuda, omuntu erinnya lye Sawulo ow'e Taluso; kubanga, laba, asaba;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama n'amugamba nti: “Golokoka okwate ekkubo eriyitibwa Eggolokofu, obuuze mu nnyumba ya Yuda, omuntu ow'e Taruso, erinnya lye Sawulo. Mu kiseera kino asinza Katonda,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama waffe n'amugamba nti Golokoka ogende mu kkubo eriyitibwa Eggolokofu, obuulirize mu nnyumba ya Yuda omuntu erinnya lye Sawulo ow'e Taluso; kubanga, laba, asaba;