Acts 9:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ate kati alina obuyinza okuva eri bakabona abakulu okusiba bonna abakoowoola erinnya lyo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era tuwulira nti yafuna n’ebbaluwa okuva eri Kabona Asinga Obukulu, ng’emuwa obuyinza okukwata buli mukkiriza yenna ali mu Damasiko!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne wano alina obuyinza obuva eri bakabona abakulu okubasiba bonna abasaba mu linnya lyo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era ne wano alina obuyinza obumuweereddwa bakabona abakulu, asibe abo bonna abakoowoola erinnya lyo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne wano alina obuyinza obuva eri bakabona abakulu okubasiba bonna abakusaba erinnya lyo.