Acts 9:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nange nzija kumulaga ebyo by'ateekwa okubonaabonamu olw'okubeera erinnya lyange.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era nnaamulaga nga bw’ateekwa okubonaabona ku lw’erinnya lyange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ndimulaga ebigambo bwe biri ebingi ebimugwanidde okubonyaabonyezebwa olw'erinnya lyange.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era ndimulaga nga bw'ateekwa okubonaabona ennyo ku lwange.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ndimulaga ebigambo bwe biri ebingi ebimugwanidde okubonyaabonyezebwa olw'erinnya lyange.