Acts 9:33 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'asangayo omuntu erinnya lye Eneya, eyali akonzibidde emyaka munaana ku ndiri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eyo yasangayo omuntu erinnya lye Ayineya eyali akoozimbye ng’amaze ku kitanda emyaka munaana nga mulwadde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'asangayo omusajja erinnya lye Ayineya eyali yaakamala ku kitanda emyaka munaana, olw'endwadde y'okukoozimba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'asangayo omuntu erinnya lye Ayineeya, eyali akoozimbye, nga tava ku kitanda okumala emyaka munaana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'asangayo omusajja erinnya lye Ayineya eyali yaakamaze ku kitanda emyaka munaana, olw'endwadde y'okukoozimba.