Acts 9:35 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bonna abatuuze b'omu Lidda ne mu Saroni ne bamulaba, ne badda eri Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abantu bonna abaabeeranga mu Luda ne mu Saloni ne bakyukira Mukama, bwe baalaba nga Ayineya atambula.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bonna abaali batuula mu Luda ne mu Saloni ne bamulaba ne bakyukira Mukama waffe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu bonna abaali mu Lida ne mu Saroni ne bamulaba, ne bakkiriza Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bonna abaali batuula mu Luda ne mu Saloni ne bamulaba ne bakyukira Mukama waffe.