Acts 9:37 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu nnaku ezo, yalwala n'afa. Bwe baamala okumunaaza, ne bamussa mu kisenge ekya waggulu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu kiseera ekyo n’alwala nnyo era n’afa. Ne bateekateeka omulambo gwe ne bagugalamiza mu kisenge ekya waggulu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olwatuuka mu nnaku ezo n'alwala n'afa: bwe baamala okumunaaza ne bamuteeka mu kisenge ekya waggulu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu nnaku ezo n'alwala n'afa. Omulambo gwe ne bagunaaza ne baguteeka mu kisenge ekya waggulu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olwatuuka mu nnaku ezo n'alwala n'afa: bwe baamala okumunaaza ne bamuteeka mu kisenge ekya waggulu.