Acts 9:43 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'amala ennaku nnyingi mu Yoppa ewa Simoni omu omuwazi w'amaliba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Peetero n’abeera e Yopa okumala ebbanga ddene, ng’asula ewa Simooni omuwazi w’amaliba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olwatuuka n'alwayo ennaku nnyingi mu Yopa mu nnyumba ya Simooni omuwazi w'amaliba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Peetero n'amala ennaku nnyingi mu Yoppa ewa Simooni, omuwazi w'amaliba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka n'alwayo ennaku nnyingi mu Yopa mu nnyumba ya Simooni omuwazi w'amaliba.