Acts 9:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ye n'agamba nti: “Ggwe ani, Mukama?” N'amugamba nti: “Nze Yezu gw'oyigganya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Sawulo n’abuuza nti, “Ggwe ani, Mukama wange?” Eddoboozi ne limuddamu nti, “Nze Yesu gw’oyigganya!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'agamba nti, “ Ani ggwe, Mukama wange?” Ye n'agamba nti, “ Nze Yesu, gw'oyigganya ggwe:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'agamba nti: “Ggwe ani Mukama wange?” N'addamu nti: “Nze Yesu gw'oyigganya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'agamba nti Ani ggwe, Mukama wange? Ye n'agamba nti Nze Yesu, gw'oyigganya ggwe: