Amos 1:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nzija kusindika omuliro ku bbugwe wa Tiiro ogunaasenkenyeza ddala embiri zaakyo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kyenaava mpeereza omuliro ku bbugwe wa Ttuulo, ogunaayokya ebigo byakyo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale ndiweereza omuliro ku bbugwe we kibuga Ttuulo, gwokye amayumba gaakyo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyendiva nkoleeza omuliro ku bisenge by'ekibuga Tiiro, ne gwokya amayumba gaakyo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye ndiweereza omuliro ku bbugwe w'e Ttuulo, era gulyokya amayumba gaakyo.