Amos 1:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nzija kusindika omuliro mu Temani, ogunaasenkenyeza ddala embiri za Bozura.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndiweereza omuliro ku Temani oguliyokya ebigo bya Bozula.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale ndiweereza omuliro ku kibuga Temani, era gulyokya amayumba g'e Bozula.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyendiva nkoleeza omuliro ku kibuga Temani era gulyokya amayumba g'e Bozura.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye ndiweereza omuliro ku Temani, era gulyokya amayumba ag'e Bozula.