Amos 1:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka waabwe aligenda mu busibe, ye wamu n'abakungu be.” Omukama y'agamba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kabaka waakyo alitwalibwa mu buwaŋŋanguse, ye n’abakungu be bonna,” bw’ayogera Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kabaka waabwe alitwalibwa wamu n'abakungu be mu busibe, bwatyo bw'ayogera Mukama.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka waabwe aliwaŋŋangusibwa awamu n'abakungu be.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era kabaka waabwe aligenda mu busibe, ye n'abakungu be wamu, nw'ayogera Mukama.