Amos 1:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nzija kusindika omuliro ku bbugwe wa Gaza ogunaasenkenyeza ddala embiri zaayo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndiweereza omuliro ku bbugwe wa Gaza ogulyokya ebigo byakyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale ndiweereza omuliro ku bbugwe we kibuga Gaza, ne gwokya amayumba gaakyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyendiva nkoleeza omuliro ku kigo ky'ekibuga Gaaza, ne gwokya amayumba gaakyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye ndiweereza omuliro ku bbugwe w'e Gaza, era gulyokya amayumba gaakyo: