Amos 2:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nze nabaggya mu Misiri, ne mbakulemberera emyaka ana mu ddungu, musobole okulya ensi y'Abaamori.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nakuggya mu nsi y’e Misiri, ne nkukulemberera emyaka amakumi ana mu ddungu, weetwalire ensi y’Abamoli.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnabaggya mu nsi y'e Misiri ne mbakulembera emyaka ana mu ddungu, ne ndyoka mbawa ensi y'Abamoli ebe yammwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era nabaggya mmwe mu nsi ey'e Misiri, ne mbaluŋŋamiza emyaka amakumi ana okubayisa mu ddungu, ne ndyoka mbawa ensi y'Abaamori abo ebe yammwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era nabalinnyisa nga mbaggya mu nsi y'e Misiri ne mbaluŋŋamiza emyaka amakumi ana mu ddungu, okulya ensi ey'Omwamoli.