Amos 2:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku olwo n'asinga obuzira mu batabaazi alidduka bukunya.” Omukama y'agamba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ku lunaku olwo abalwanyi abazira nnamige balidduka bukunya!” bw’atyo bw’ayogera Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ku lunaku olwo, abalwanyi nnamige balisuula eby'okulwanyisa byabwe ne badduka bukunya, bwatyo bw'ayogera Mukama.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku lunaku olwo, wadde n'abazira abasinga obuvumu balisuula ebyokulwanyisa ne badduka.” Mukama ye ayogedde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'oyo alina obugumu mu b'amaanyi alidduka ng'ali bwereere ku lunaku olwo, bw'ayogera Mukama.