Amos 2:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nzija kusindika omuliro mu Yuda ogunaasenkenyeza ddala embiri za Yeruzaalemu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndiweereza omuliro ku Yuda ne njokya ebigo bya Yerusaalemi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale ndiweereza omuliro ku Yuda, era gulyokya amayumba g'omu Yerusaalemi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kyendiva nkoleeza omuliro ku Buyudaaya, ne gwokya amayumba g'omu Yerusaalemu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye ndiweereza omuliro ku Yuda, era gulyokya amayumba ag'e Yerusaalemi.