Amos 5:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omwegendereza mu budde ng'obwo asirika, kubanga obudde bubi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo oyo alina amagezi kyaliva asirika obusirisi mu biseera ng’ebyo kubanga ennaku mbi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omugezi kyava asirika mu biseera ebifaanana bwe biti, kubanga biseera bibi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omugezi kyava asirika busirisi mu biseera bino, kubanga biseera bibi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omukabakaba kyaliva asirika mu biro ebifaanana bwe bityo; kubanga bye biro ebibi.