Amos 5:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu nnimiro z'emizabbibu zonna mulibaamu ebiwoobe, kubanga ŋŋenda kukuyitamu wakati.” Omukama y'agamba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Walibaawo okukaaba mu buli nnimiro ya mizabbibu kubanga nzija okuyita wakati mu mmwe.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Walibaawo okukuba ebiwoobe mu nsuku zonna ez'emizabbibu, kubanga njija okubabonereza mmwe,” bw'ayogera Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Walibaawo okukuba ebiwoobe mu nnimiro zonna ez'emizabbibu, kubanga njija okubabonereza mmwe.” Mukama ye ayogedde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo mu nsuku zonna ez'emizabbibu mulibaamu ebiwoobe: kubanga ndiyita mu ggwe wakati, bw'ayogera Mukama.