Amos 5:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Zibasanze mmwe abayaayaanira Olunaku lw'Omukama! Olunaku lw'Omukama lulibagasa ki? Luliba lwa nzikiza, si lwa kitangaala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Zibasanze mmwe abasuubira olunaku lwa Mukama. Lwaki mwesunga olunaku lwa Mukama? Olunaku olwo luliba kizikiza so si kitangaala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Zibasanze mmwe abeegomba olunaku lwa Mukama! mwagalira ki olunaku lwa Mukama? Kizikiza so si musana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Zibasanze mmwe abalindirira olunaku lwa Mukama. Mwagalira ki olunaku lwa Mukama? Luliba lwa kizikiza, sso si lwa kitangaala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Zibasanze mmwe abeegomba olunaku lwa Mukama! mwagalira ki olunaku lwa Mukama? kizikiza so si musana.