Amos 5:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Nkyawa embaga zammwe enkulu, era nzinyooma; sisanyukira nkuŋŋaana zammwe ez'ekitiibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nkyawa, era nnyooma embaga zammwe n’emikolo gyammwe egy’eddiini so sisanyukira kukuŋŋaana kwammwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Nkyawa, nnyooma embaga zammwe, so sirisanyukira kukuŋŋaana kwammwe okutukuvu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama agamba nti: Nkyawa era nnyooma embaga zammwe, era sisanyukira nkuŋŋaana zammwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nkyawa, nnyooma embaga zammwe, so sirisanyukira kukuŋŋaana kwammwe okutukuvu.