Amos 5:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Si mwampeereza ebitambiro n'ebitone, emyaka amakumi ana mu ddungu, nnyumba ya Yisirayeli?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Mwandeeteranga ssaddaaka n’ebiweebwayo mu ddungu emyaka gyonna amakumi ana, ggw’ennyumba ya Isirayiri?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mmwe ennyumba ya Isiraeri, mwandeeteranga ssaddaaka n'ebiweebwayo mu ddungu mu myaka ana (40) gyonna?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mmwe Abayisirayeli, mwampanga ebitambiro n'ebirabo mu myaka amakumi ana, gye mwamala mu ddungu?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mwandeeteranga ssaddaaka n'ebiweebwayo mu ddungu emyaka amakumi ana, ai ennyumba ya Isiraeri?