Amos 5:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nzija kubawaŋŋangusa n'okuyisa Damasiko.” Omukama y'agamba, erinnya lye Katonda w'Amagye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyendiva mbawaŋŋangusa okusukka Ddamasiko,” bw’ayogera Mukama, ayitibwa Katonda Ayinzabyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'olwekyo nja kubatwala mu busibe eyo okuyisa e Ddamasiko.” Bw'atyo bw'ayogera Mukama. Erinnya lye Katonda ow'eggye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
bwe ndibawaŋŋangusiza eyo, okuyisa e Damasiko.” Bw'atyo Mukama bw'agamba. Erinnya lye ye Katonda Nnannyinimagye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kyendiva mbatwaza mu busibe okuyita e Ddamasiko, bw'ayogera Mukama, erinnya lye Katonda ow'eggye.