Amos 5:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama kino ky'agamba ennyumba ya Yisirayeli: “Munnoonye, olwo munaalama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’ati bw’ayogera Mukama eri ennyumba ya Isirayiri nti, “Munnoonye kale munaabanga balamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bw'ati Mukama bw'agamba ennyumba ya Isiraeri nti, “Munnoonye, kale munaabanga balamu
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama agamba Abayisirayeli nti: “Mujje gye ndi, munaabanga balamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga bw'ati Mukama bw'agamba ennyumba ya Isiraeri nti Munnoonye, kale munaabanga balamu: