Amos 6:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Muyoogaanira ku ddoboozi ery'entongooli, ne muyiiyayiiya ebivuga nga Dawudi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mwekubira ennanga nga Dawudi bwe yakolanga, ne muyiiya n’ennyimba ku bivuga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Muyimba ennyimba ezitaliimu ku ddoboozi ery'ennanga, era mweyiiyiza ebivuga nga Dawudi bwe yakola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Muyimbira ku ddoboozi ery'ennanga ennyimba ez'okwegayaaza, era mweyiiyiza ebivuga nga Dawudi bwe yakola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
abayimbira ennyimba ezitaliimu ku ddoboozi ery'ennanga; abeegunjira ebintu ebivuga nga Dawudi;