Amos 6:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu ekkumi bwe balisigala mu nnyumba emu, nabo balifa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era singa ennyumba eneeba ekyalinawo abasajja ekkumi abasigaddewo, nabo balifa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olulituuka abantu kkumi (10) bwe balisigala mu nnyumba emu, balifa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu kkumi bwe balisigala mu nnyumba emu, balifa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olulituuka abantu kkumi bwe balisigala mu nnyumba emu balifa.