Amos 8:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Muwulire kino mmwe abalinnyirira abaavu, mmwe abasaanyaawo abanaku mu nsi,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Muwulire bino mmwe abalinnyirira abateesobola, era abasaanyaawo abanaku b’omu nsi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Muwulire kino, mmwe abalinnyirira abatasobola kweyamba, era abaagala okusaanyaawo abaavu abo mu ggwanga lino.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Muwulire kino, mmwe abalinnyirira bakateeyamba, era abasaanyaawo abaavu ab'omu ggwanga lino,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Muwulire kino, ai mmwe abaagala okuliira ddala eyeetaaga n'okumalawo abaavu ab'omu nsi, nga mwogera nti