Amos 8:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama alayidde okwekuza kwa Yakobo: “Emirembe gyonna siryerabira byonna bye baakola.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama yeeweredde amalala ga Yakobo ng’agamba nti, “Sigenda kwerabira bintu bye bakoze.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama, Katonda wa Isiraeri alayidde nti, “Mazima siryerabira ebikolwa byabwe byonna ebibi
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama, Katonda wa Yisirayeli alayidde nti: “Mazima siryerabira wadde ekimu ku bikolwa byabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama alayidde obulungi bwa Yakobo nti Mazima seerabirenga bikolwa byabwe na kimu ennaku zonna.