Colossians 1:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ye kye kifaananyi kya Katonda atalabika; omuggulanda mu bitonde byonna;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu ye mwe tulabira Katonda oyo atalabika, era ye yasooka okubeerawo nga byonna tebinnabaawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oyo kye kifaananyi kya Katonda atalabika, omubereberye ow'ebitonde byonna;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kristo yennyini gwe tulabiramu Katonda atalabika, era ye mwana omubereberye, akulira ebitonde byonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
oyo kye kifaananyi kya Katonda atalabika, omubereberye ow'ebitonde byonna;