Colossians 1:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ye yasooka byonna; mu ye byonna mwe binywerera awamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kristo yaliwo nga byonna tebinnabaawo, era mu ye ebintu byonna mwe binywezebwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ye yaliwo nga byonna tebinnabaawo, era mu ye ebintu byonna mwe bibeereraawo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ye yaliwo ng'ebintu byonna tebinnatondebwa; era byonna bibeerawo mu ye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye ye w'olubereberye mu byonna, era ebintu byonna bibeerawo mu ye.