Colossians 1:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nammwe edda mwali mubooleddwa, nga mu mutima muli balabe olw'ebikolwa ebibi bye mwakolanga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Edda temwali kumpi ne Katonda, era ebirowoozo byammwe n’ebikolwa byammwe ebibi bye byabalabisa ng’abakyawa Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nammwe, mmwe abali beeyawudde ku Katonda, era abalabe mu kulowooza kwammwe, nga mukola ebikolwa ebibi,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nammwe edda mwali mweyawudde ku Katonda, era nga muli balabe be olw'ebirowoozo byammwe n'ebikolwa byammwe ebibi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nammwe, bwe mwali edda bannaggwanga era abalabe mu kulowooza kwammwe mu bikolwa ebibi, naye kaakano yabatabaganyisa