Colossians 1:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekyo kye nteganako, ne nfuba nga bw'annyamba n'amaanyi ge agakola mu nze n'obuyinza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyenva ntegana nga nfuba nga nkozesa obuyinza Katonda bw’ampa obw’amaanyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olw'ekyo nfuba n'amaanyi gonna gatadde mu ngeri ey'ekitalo mu nze.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekyo kye nteganira, ne nfuba nga neesiga amaanyi ga Katonda ag'obuyinza, agakolera mu nze.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'okufuba kye nfubira era, nga mpakana ng'okukola kwe bwe kuli, okukolera mu nze n'amaanyi.