Colossians 1:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bulijjo twebaza Katonda, Kitaawe wa Mukama waffe Yezu Kristu, buli lwe tubasabira,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli bwe tubasabira, twebaza Katonda, Kitaawe wa Mukama waffe Yesu Kristo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Buli bwe tubasabira twebaza Katonda Kitaawe wa Mukama waffe Yesu Kristo,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bulijjo twebaza Katonda, Kitaawe wa Mukama waffe Yesu Kristo, nga tubasabira mmwe,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Twebaza Katonda Kitaawe wa Mukama waffe Yesu Kristo, nga tubasabira ennaku zonna,