Colossians 1:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga twawulira ku kukkiriza kwammwe kwe mulina mu Yezu Kristu, n'okwagala kwe mulina ku batuukirivu bonna,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Twawulira okukkiriza kwe mulina mu Kristo Yesu, n’okwagala kwe mulina eri abantu ba Katonda bonna, abatukuvu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga twawulira okukkiriza kwammwe mu Kristo Yesu, n'okwagala kwe mulina eri abatukuvu bonna,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
okuva lwe twawulira nga bwe mukkiriza Kristo Yesu, era nga bwe mwagala abantu ba Katonda bonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
bwe twawulira okukkiriza kwammwe mu Kristo Yesu, n'okwagala kwe mulina eri abatukuvu bonna,