Colossians 2:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
okusinziira ku mateeka n'enjigiriza eby'abantu? Bye boogerako nno byonna ebyo bintu ebiggwaawo nga bakyabyeyamba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebyo byonna ku nkomerero biriggwaawo kubanga biriba tebikyalina mugaso.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ebyo byonna biriggwaawo, era okwo tekuba kugoberera biragiro n'okuyigiriza kw'abantu?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyo byonna okubikola, tekiriiko kye kigasa. Okwo kuba kugoberera biragiro n'okuyigiriza okw'abantu obuntu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
(ebyo byonna biggweerawo mu kukolebwa) okugobereranga ebiragiro n'okuyigiriza eby'abantu?