Colossians 2:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
omukwekeddwa enkuluze zonna ez'amagezi n'okumanya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu Kristo mwe mukwekeddwa eby’obugagga byonna eby’amagezi n’okumanya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
mu ye obugagga bwonna obw'amagezi n'obw'okutegeera mmwe bukwekeddwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu ye mwe mukwekeddwa amagezi gonna, n'okumanya kwonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
omuli obugagga bwonna obw'amagezi n'obw'okutegeera nga bukwekeddwa.