Colossians 2:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kino nkyogedde waleme kubaawo abalimbalimba n'akalimi akawoomerevu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebyo mbibategeeza waleme kubaawo n’omu ababuzaabuza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kino nkibategeeza waleme kubaawo omuntu yenna abakyamya n'ebigambo ebisendasenda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekyo nkibategeeza, waleme kubaawo ababuzaabuza, ng'akozesa ebigambo ebisendasenda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekyo kye njogera nti omuntu yenna alemenga okubalimbalimba mu bigambo eby'okusendasenda.