Colossians 2:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga mu ye obwakatonda obujjuvu mwe buli mu mubiri;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga mu Kristo okutuukiriza kwonna okw’Obwakabaka mwe kulabikira mu mubiri,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga mu oyo mu mubiri mwe mutuula okutuukirira kwonna okw'Obwakatonda,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ddala mu Kristo, obwakatonda bwonna mwe buli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga mu oyo mwe mutuula okutuukirira kwonna okw'obwakatonda ng'omubiri bwe guli,