Colossians 3:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne mwambala obw'omuntu obuggya, obugenda buzzibwa obuggya mu kumanya ne mu nfaanana y'Omutonzi waabwo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne mwambazibwa omuntu omuggya, nga mufuulibwa abaggya mu kifaananyi ky’oyo eyamutonda, ate ne mu kweyongera okumutegeera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne mwambala omuntu omuggya, afuulibwa omuggya olw'okutegeera mu kifaananyi ky'oyo eyamutonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne mwambala obulamu obuggya, oyo eyabatonda bw'agenda ayongera okuzza obuggya mu kifaananyi kye, mulyoke mumutegeere bulungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne mwambala omuntu omuggya, afuulibwa omuggya olw'okutegeera mu kifaananyi ky'oyo eyamutonda: