Colossians 3:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyonna kye mukola, mukikozenga kwagala ng'abakolera Omukama, abatakolera bantu buntu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli kye mukola mukikole ng’abakolera Mukama waffe so si abantu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Buli kye mukola mukikolenga n'omutima gwammwe gwonna, ng'abakolera Mukama waffe, so si abantu;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli kye mukola, mukikolenga n'omutima gwammwe gwonna, ng'abakolera Mukama waffe, sso si ng'abakolera abantu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
buli kye munaakolanga mukolenga n'omwoyo, nga ku bwa Mukama waffe so si ku bwa bantu;