Colossians 3:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
nga mumanyi nti mulifuna obusika ng'empeera yammwe okuva ew'Omukama, anti Omukama Kristu gwe muweereza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
nga mumanyi nga mulifuna empeera yammwe ey’omugabo gwammwe okuva eri Mukama waffe. Muweerezenga Mukama Kristo;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
nga mumanyi nga mulisasulibwa Mukama waffe empeera ey'obusika; muweereza Mukama waffe Kristo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mumanye nti mulifuna empeera, Mukama waffe gye yasuubiza. Kristo ye Mukama wammwe gwe muweereza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
nga mumanyi nga mulisasulibwa Mukama waffe empeera ey'obusika: muli baddu ba Mukama waffe Kristo.