Colossians 3:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Temulimbagananga, anti ng'obw'omuntu bwe mwalina edda n'empisa zaakwo mwabyeyambula
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Temulimbagananga kubanga mweyambulako omuntu ow’edda n’ebikolwa bye,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Temulimbagananga mwekka na mwekka; kubanga mwamweyambulako omuntu ow'edda wamu n'ebikolwa bye,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Temulimbagananga, kubanga mweyambula obulamu obukadde n'ebikolwa byabwo ebibi,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
temulimbagananga mwekka na mwekka; kubanga mwamweyambulako omuntu ow'edda wamu n'ebikolwa bye,