Colossians 4:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abakama, abaddu bammwe mubayisenga bulungi mu bwenkanya, anti mumanyi nga nammwe mu ggulu mulinayo Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mmwe bakama b’abaddu, mubenga benkanya eri abaddu bammwe nga mumanyi nti nammwe mulina Mukama wammwe mu ggulu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bakama b'abaddu, muyisenga mu bwenkanya abaddu bammwe, nga mumanyi nga nammwe mulina Mukama wammwe mu ggulu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bakama b'abaddu, muyisenga bulungi abaddu bammwe, nga muli benkanya, nga mumanyi nti nammwe mulina Mukama wammwe mu ggulu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bakama baabwe, mugabirenga abaddu bammwe eby'obutuukirivu n'okwenkanyankanyanga; nga mumanyi nga era nammwe mulina Mukama wammwe mu ggulu.