Colossians 4:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nnyinza okumujulira nti abalumirwa nnyo, n'ab'e Lawodikeya n'ab'e Yiyerapoli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga mmuweera obujulirwa, nga bw’afuba ennyo ku lwammwe, n’ab’omu Lawodikiya, n’ab’omu Kiyerapoli.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga mmuweera obujulirwa, nga bw'afuba ennyo ku lwammwe, n'ab'omu Lawodikiya, n'ab'omu Kiyerapoli.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nkikakasa nti Epafura, mmwe awamu n'ab'omu Lawodiikiya, era n'ab'omu Yerapoli, abakoleredde nnyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ndi mujulirwa we ng'alina emirimu mingi ku lwammwe, n'ab'omu Lawodikiya, n'ab'omu Kiyerapoli.