Daniel 1:11 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Danyeri n’agamba omusigire wa Asupenaazi, Asupenaazi gwe yassaawo okulabiriranga Danyeri, ne Kananiya, ne Misayeri ne Azaliya nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Danyeri n'agamba omusigire, omukulu w'abalaawe gwe yassaawo okulabiriranga Danyeri, Kananiya, Misayeri ne Azaliya nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Daniyeli n'agamba omusigire, Asupenazi gwe yakwasa ogw'okulabirira Daniyeli, Hananiya, Misayeli, ne Azariya nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Danyeri n'alyoka agamba omusigire, omukulu w'abalaawe gwe yafuza Danyeri; Kananiya, Misayeri, ne Azaliya: nti