Daniel 1:12 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Nkwegayiridde ogezese abaddu bo okumala ennaku kkumi, oleme kubawa kintu kirala kyonna okuggyako enva endiirwa n’amazzi ag’okunywa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Nkwegayiridde otugezese okumala ennaku kkumi, nga otuwa enva endiirwa n'amazzi ag'okunywa byokka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Nkwegayiridde otugezese okumala ennaku kkumi, ffe abaweereza bo, batuwenga birime byokka bye tubanga tulya, era na mazzi ge tubanga tunywa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okemere abaddu bo ennaku kkumi, nkwegayiridde: batuwenga ebijanjaalo okulya, n'amazzi okunywa.