Daniel 1:15 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ennaku ekkumi bwe zaggwaako, bo baali banyiridde era nga bafaanana bulungi okusinga abavubuka abaalyanga ku mmere ya kabaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ennaku ekkumi bwe zaggwaako, bo baali balabika bulungi, era nga bagezze okusinga abavubuka abalala bonna abaalyanga ku mmere ya kabaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ennaku ekkumi bwe zaggwaako, abavubuka abo ne balabika bulungi, era nga bagevvu okusinga abavubuka abalala bonna, abaalyanga emmere eva ku lujjuliro lwa kabaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ennaku ekkumi bwe zaggwa, amaaso gaabwe ne gafaanana bulungi, era baali nga bagezze omubiri, okusinga abavubuka bonna abaalyanga ku mmere ya kabaka.