Daniel 1:6 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu abo abaalondebwa mwe mwali abaava mu Yuda, era n’amannya gaabwe baali Danyeri, ne Kananiya, ne Misayeri, ne Azaliya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu abo abaalondebwa mwe mwali Danyeri, Kananiya, Misayeri ne Azaliya, bonna baali ba mu kika kya Yuda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu baalondebwa mwe mwali Daniyeli, Hananiya, Misayeli ne Azariya, bonna nga ba mu Kika kya Yuda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne muba mu abo, ku baana ba Yuda, Danyeri, Kananiya, Misayeri, ne Azaliya.