Daniel 1:9 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu biro ebyo Katonda n’akozesa Asupenaazi okulaga ekisa n’okusaasira eri Danyeri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne Katonda n'awa Danyeri okwagalibwa n'okusaasirwa Asupenaazi omukulu w'abalaawe ba kabaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne Katonda n'awa Daniyeli okwagalibwa n'okusaasirwa Asupenazi, omukulu w'abaweereza ba kabaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne Katonda n'alabisa Danyeri ekisa n'okusaasirwa mu maaso g'omukulu w'abalaawe.