Daniel 10:14 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kaakano nzize okukunnyonnyola ebigenda okutuuka ku bantu bo mu biro eby’omu maaso; kubanga bye wayolesebwa byogera ku biro ebigenda okujja.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kaakano nzize okukutegeeza ebiriba ku bantu bo mu nnaku ez'enkomerero: kubanga bye wayolesebwa bya nnaku ezikyali mu maaso.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kaakano nzize okukutegeeza ebiriba ku bantu bo mu nnaku ez'enkomerero, kubanga bye walaba mu kulabikirwa bya kiseera ekikyali ewala.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kaakano nzize okukutegeeza ebiriba ku bantu bo mu nnaku ez'enkomerero: kubanga bye wayolesebwa bya nnaku ezikyali e wala nate.