Daniel 10:15 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo bwe yali ng’akyambuulira ebyo, ne nkutama, ne ntunuza amaaso gange wansi, ne nsirika.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era bwe yamala okuŋŋamba ebigambo ebyo, ne ntunula ku ttaka, ne nsirika.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe yamala okuŋŋamba ebigambo ebyo, ne ntunula ku ttaka, ne nnemwa okwogera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era bwe yamala okuŋŋamba ebigambo ebyo, ne nkutama amaaso gange, ne nsirika.