Daniel 10:17 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nnyinza ntya nze omuddu wo okwogera naawe ggwe mukama wange? Amaanyi gampweddemu, sikyayinza na kussa bulungi mukka.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale nze omuddu wo, nnyinza atya okwogera naawe mukama wange? Sikyalimu maanyi nakatono, n'omukka gwe nzisa, gumpweddemu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale nze omuddu wo, nnaayogera ntya naawe mukama wange? Sikyalimu maanyi, era n'omukka gwe nzisa, gumpweddemu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga omuddu wa mukama wange ono ayinza atya okwogera ne mukama wange ono? kubanga nze, amangu ago ne mutasigala mu nze maanyi gonna, so n'omukka gwonna ne gutabeera nate mu nze.